Katwejjukanye ebintu eby’enjawulo ku mugenzi Muhammad Ssegirinya
Abadde omubaka wa Kawempe North, Muhammad Ssegirinya ajjukirwako ebintu bingi eby’enjawulo naddala okwekalakaasa kweyeetabangamu okulwanirira abantu naddala abanyigirizibwa.
Bino byamuviirako okukwatibwa n’aggalirwa enfunda eziwera, kati katwejjukanye ebintu eby’enjawulo ku mugenzi Muhammad Ssegirinya.