Okufa kwa Ssegirinya: Abatuuze ba Kawempe North bali mukiyongobero
Abatuuze ba Kawempe North naddala ababadde baganyulwa munteekateeka z’omubaka Muhammad Ssegirinya bali mukiyongobero olw’okufiirwa omubaka wabwe Muhammad Ssegirinya.
Abamu ku basinze okuwulira enyiike b’ebakyala beyali ayambye enyo naddala ku by’obujjanjabi. Eno batubuulidde nebyeyali abasuubiza okubakolera.