Munnamateeka Eron Kiiza ali mu mbeera mbi e Kitalya
Bannamateeka abaasobodde okukyalirako munnamateeka munnaabwe Eron Kiiza mu kkomera e Kitalya batubulidde nga bwebaamusanze mu mbeera embi oluvanyuma lw’okukubibwa lweyakwatibwa.
Ono abawadde olukusa okusaba okujjulira ekibonerezo ekyamuweebwa.