Olugendo lw'omubaka Muhammad Ssegirinya
Nga ennaku z’omwezi 19 mwezi gwa January omwaka gwa 2021, twayogerako n’omubaka Muhammad Ssegirinnya kati omugenzi, bweyali atubuulira olugendo lwe olw’eby’obufuzi okutuusa lweyawangula obwa MP bwa Kawempe North.
Katwejjukanye emboozi eno eyatusakirwa Prisca Namulema.