Uganda Quran Schools Association efulumiza ebigezo
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo by’abasiraamu ki Uganda Quran nSchools Association kifulumiza ebigezo bya abayizi b’e kibiina ky’omusanvu abatuula omwaka oguwedde. Abayizi ku mulundi guno baabikoze bulungi okusinga ku myaka egyiyise - Ssaabawandiisi wa Uganda Quran Schools association, DR. Haruna Jemba ategeezeza nga abayizi abawala bwebakoze obulungi okusinga ku balenzi.