Mu bulamu, omusawo agenda kutunyonnyola engeri ekirwadde ky'ekikeeto gyekikwatamu omuntu
Ekikeeto, kirwadde ekitawaanya abantu bangi mu ngeri ez’enjawulo wadde nga waliwo abakituuma amannya amalala olw’obutakimanya bwebatyo ne balemererwa okukijjanjaba obulungi. Olwaleero mu bulamu, omusawo agenda kutunyonnyola engeri ekirwadde kino gyekikwatamu omuntu na butya bw’ayinza okukyewala oba okukijjanjaba. Obulamu…