OBULAMU :Omusawo anyonnyola ku nkuuma y'amazzi ag'okunywa
Abantu bangi balowooza okufumba amazzi g’okunywa kiba kiwedde, nebatamanya nti n’enkuuma yaago nakyo kikulu nyo kuba ebiseera ebisinga oyinza okukottokera obusa. Mu bulamu, olwaleero omusawo agenda kutunnyonyola amazzi g’ofumbye gaddamu gatya okwonooneka ate negafuuka ag’obulabe eri obulamu bwo.