Obumenyi bw'amateeka e Jinja: Abatuuze ku byalo bisatu basula ku ntujjo
Abatuuse ku byaalo bisatu omuli Buwagi, Buyala ne Buwalaba mu kitundu kya Jinja Northern division mu Kibuga Jinja emitima gibasula ku mitwe olw’abamenyi b’amateeka ab’ebijambiya abasusse ku kyalo kino.
Bano leero basiibye mu lukiiko okusala entoto, kyoka abatuuze ne balumiriza abakuuma eddembe okwekobaana n’amamenyi ba mateeka.