Poliisi y’e Lugoba ekutte omusajja ateeberezebwa okutunuza omwana ow’emyaka 8 mu mbuga ya sitaani
Poliisi y’e Lugoba mu gombolola y’e Nansana ekutte omusajja nga emuteebereza okukakkana ku mwana ow’emyaka 8 n’amutunuza mu mbuga ya sitaani. Akwatidwa y’e Isma Ssejjengo omutuuze w’e Kazo central zone 1, nga akola gwakutendeka baana omupiira. Ono agambibwa okusendasenda omwana ono n’amuyingiza mu kazigo ke n’asobyako.