TUKOYE OBUMENYI BW'AMATEEKA : Abatuuze basaaye akasiko ka musiga nsimbi
Abatuuze b’omu Bbuto mu gombolola y’e Bweyogerere e Kira bavude mu mbeera nebasaanyawo akasiko kyebagamba nti kibadde kifuuse kattiro. Bano bagamba abamenyi b’amateeka baali bagafuula maka gaabwe.