Ebigambo bya Ssegirinya:Bingi bigenda kulwawo okwerabirwa
Mu bulamu bw’abadde omubaka pa Kawempe North Muhammad Ssegirinya tukuggyiddeyo ebimu ku bitonotono Ssegirinya ono by’azze ayogera n’okukola n’addala okuva lwe yayingira ekisaawe ky’ebyobufuzi n’afuna ettutumu mu ggwanga. Muno mulimu by’azze akola okulwanirira ebitagenda bulungi mu ggwanga n’ebyo byafudde nga akukkulumira. Patrick Ssenyondo kaabituwe.