Mikwano gya Ssegirinya gyogedde gye givudde naye
Omubaka Muhammad Ssegirinya kakano omugenzi yamanyika nnyo nga omukubi wamasimu ku Radio mukaseera ako nga yeyita “Doboozi lye Kyebando”.Omulimu guno yagukolanga n’abenkinywi,era nga bano bebamuwabula okutandika okwenyigira mu by’obufuzi butereevu okukakana ng’afuuse mubaka wa palamenti.Twogedeko nabamu ku bakubi bamasomu ku mikutu gyamawulire egy’enjawulo nebatubuulira byebajjukira ku Ssegirinya.