MUHAMMAD SSEGIRINYA Y’ANI? Biibino ebitonotono ebimukwatako
Muhammad Ssegirinnya musajja alwanye olutalo mu kaseera akampi ddala kubanga afiiridde ku myaka 37 gyokka.Kyokka bw'otandika okunyumya by'azze akola mu bulamu na wwa w'ayitidde okutuuka Mukama w'amujjuliridde, oyinza okulowooza obulamu abadde abuwangaliiddemu.SOLOMON KAWEESA akulukidde meboozi ku bulamu bwa Ssegirinya okuviira ddala ku lunaku lwe yalabika ku nsi.