Ssegirinya By’afudde Akoze:Ab’e Kawempe bagamba bamativu
Omugenzi Muhammad Ssegirinya nga kyajje alondebwe nga omubaka wa palamenti owa Kawempe South yabakana ne kaweefube wokugoba obwavu mu bantu b’akikirira nga atandikawo Project okugasa naddala bamufuna mpola.Kyoka ssegirinya agenze okutuuka okufa nga bingi ku byeyali atandise bisase, olw’okubulwa obuvujjirizi watabadde.Omusasi waffe alambudde ku project zino.