Ab’e Ddimo basobeddwa lwa ekikomera ku mwalo
Omwalo kyekikimu ku bifo ebitera okuyambira awamu abantu b’ekitundu naddala okukolerako ebyobuvubi n’emirimu emirala. Wabula abatuuze ku mwalo gwe Ddimo mu gombolola ye Kyesiiga mu district ye Masaka, wowulirira bino nga basobeddwa oluvannyuma lwa munnmagye Maj. Gen. Elly Kayanja okusiba olukomera ku kitundu ekimu ku mwalo guno nga n’ebimu ku bifo by’enkozo tebyataliziddwa.Ettaka eyogerwako ligambibwa okuba ly Kibira .