Bannabyabufuzi b’oludda oluvuganya basabiddwa okwegatta
Bannabyabufuzi abali ku ludda oluvuganya gavumenti basabiddwa okwegatta okusobola okubaako kye baggusa ng'eggwanga lyolekera akalulu ka 2026.
Bano babadde ku lumbe lw'eyaliko ssenkulu wa DP, Paul Kawanga Ssemwogerere olubadde mu maka ge Entebbe.