Ekibululu e Kiwanga kyongedde ku bumenyi bw’amateeka
Abatuuze ku kyalo Kiwanga Lwanda batiisizzatiisizza okukuba ekitongole kya UMEME mu mbuga Zamateeka singa tebakola ku kizibu ky'ekubululu ekibabonyabonya kati emyezi esatu.Bagamba nti eby'okwerinda byongedde okwonooneka nga ababbi bakozesa omukisa gwenzikiza okubanyagulula mu mattumbi.