Aba ghetto bamazeeko Ssekukkulu nga banywa bwe bayimba
Ennaku za Ssekukulu ziba nnaku za kusanyuka na kubinuka masejjere, era leero tusobodde okutalaaga ekibuga okulaba bwegubadde. Newankubadde enkuba yasoose n'eremesa bangi okweyagala, olubadde okusammukamu, nebatandikirawo.