Ba DJ bategese empaka z’okutabula endongo
Mu kaseera kano aka Ssekukulu,bangi bettanira ebifo ebisanyukirwamu okuwumuza ebirowoozo. Mu mbeera eno ennyimba kyekimu ku birungo ebikolera ddala ssekukulu n’okulaga nti eggandaalo lituuse. Olwa leero tukuleetedde emboozi y'abakola ogw'okutabula emiziki oba ba Deejay.