Besigye ne Lutale: Eby’obujulizi bw’omupoliisi Odyek bijulidde kkooti enkulu
Bannamateeka ba Dr. Kiiza Besigye ne Obédi Kamulegeya bategeezezza nga bwebagenda okuddukira mũ kkooti enkulu okuwakanya ensalawo ya kkooti esookerwaako e Nakawa okugoba okusaba kw’oludda oluwawabirwa okukkiriza omuserikale wa poliisi okuteekebwa mu lujjudde asoyezebwe kajjojijjoji w’ebibuuzo kukyebaagalira okukeberera amasimu ga Besigye ne Lutale.Bannamateeka ba Besigye bagamba nti wandibaawo ekikwekebwa oludda oluwaabi n’ekigendererwa eky’okwongera okukaliga abantu babwe.