Burora agamba si waakuzinga mikono ku ky'okulwanyisa enguzi
Eyali omubaka wa pulezidenti mu ggombolola y’e Lubaga Anderson Burora asabye abavubuka abategeka okuddamu okwekalakaasa nga bawakanya enguzi essusse mũ palamenti okugira nga bayimirizaamu. Burora ategeezezza nga nga bwagudde mulukwe olugenderera okuvumaganya abeekalakaasi nga batabikamu abavubuka b’effujjo n’ekigenderwa eky’okwonoona ebintu. Bino webiggyidde nga waliwo abavubuka abeesomye okuddamu okwekalakaasa.