Ekitongole ki KCCA kitaddewo akakiiko akarwanisa obuli bw'enguzi
Ekitongole ki KCCA kitandisewo akakiiko akagenda okwekenneenya n'okunoonyereza ku nsonga z'obuli bw'enguzi mu kitongole ki kino okulaba nga bamalawo obulyake mu kitongole. Kino kiddiridde obuli bw'enguzi obuli mu kitongole nga muno mwotwalira abatembeyi abaggibwako byebantunda nga balina kuwa nguzi okuddamu okubifuna. Rusa olwaleero ayogedde ku nnaku ze ekikumi ezisoose bukya atuula ku bukulu bw'ekitongole kino.