Engeri ebiragalalagala gye biyingira eggwanga
Leero mu kitundu kyaffe ekisembayo eky’enkoomi y’e biragalalagala mu masomero - tugenda kulaba engeri gyebiyingiramu eggwanga, nobunonero ababitambuliza ku mitimbagano bwe bakozesa - atabumanyi n’olemwa okubazuula.