Owa UPDF akubye amasasi mu bantu, aliko gw’asse
E Masindi waliwo omujjaasi we gye lye ggwanga li UPDF avudde mu mbeera nasassira amasasi mubadigize ku kyalo Kijura North okukakkana nga gakute omu ku bo nalugulamu obulamu Attiddwa ye Mugisha wa myaaka 32 nga abadde akola gwa butembeyi mu kibuga Masindi nga awangalira ku kyaalo kye Kijura North Cell.