OBUBAKA BW’AMAZUUKIRA: Kabaka akunze obuganda okwettanira okusimba emmwanyi
Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asabye gavumenti okufuba okulaba nga a beeyi y’emwanyi tenaabuka kisobozese abalimi okusigala nga bafuna mu kirime kino Mu bubaka bwe obwamazuukira Omutanda era atuusizza okusaasira abantu abazze bakosebwa amataba olw’enkuba ebadde efudemba. Obubaka bwa Namunswa busomeddwa minisita w’amawulire era On my way!ogezi w’obwakabaka, Israel Kazibwe Kitooke.