Essomero lya Nkonya ligaddwa lwa butaba na kabuyonjo
Mu munisipaali ye mityana, waliyo essomero eriggaddwa lwa butaba na kaabuyonjo nga kati abaana ababadde basomeramu abasoba mu 300 bali mukutiguka ku byalo. KaaBuyonjo y'essomero yagwamu oluvannyuma lw'okukaddiwa ekyatuusa abayizi n'abasomesa okubulwa webakyamiira awatuufu.