Kuuma eddembe ly'obuntu - Ssaabasumba Ssemwogerere asabye gavumenti
Ssaabasumba w'essaza ekkulu ery'e Kampala, Paul Ssemogerere asabye gavumenti essira okuliteeka ku kukuuma eddembe ly'obuntu kko n'okulwanyisa enguzi, by'agamba nti bifuuse baana baliwo mu ggwanga lyattu. Bino Ssaabasumba abyogeredde mukubuulira n'okuwa obubaka bwe obw’amazaalibwa ku Lutikko e Lubaga.