Minista Nandutu awaddeyo woofiisi, asuubira okudda mu biseera ebijja
Abadde Minisita omubeezi owa Karamoja Agnes Nandutu leero awaddeyo wofiisi eri amudidde mu bigere Florence Namboozo .Nandutu okuwaayo wofiisi aze ayamba mu ngeri y'abakaramoja . Ne Minisita omubeezi ow'ensonga z'amambuka ga Uganda Dr Kenneth Omona naye akwasiddwa wofiisi olwaleero.