Omulabirizi Moses Banja avumiridde enguzi
Okusaba kwa ssekukkulu e Namirembe kukulembeddwamu omulabirizi Moses Banja asinzidde mu kusinza okwo n’asaba gavumenti okwongera amaanyi mu kuyamba bannansi okufuna obwenkanya kubanga bangi enguzi ebalemesezza.