Akalulu ka 2026: Akakiko k'eby'okulonda katandise enteekateeka
Akakiiko k’eby’okulonda katandise ku nteekateeka z’okwetegekera okulonda kw’omwaka 2026.
Bano banjudde entekateeka z’okuwandiisa abalonzi abaggya wamu n’okuzza obuggya enkalala z’abalonzi.
Enteekateeka zino zitandika mwezi guno zikomekkerezebwe omwezi ogujja.