Omulambo gw’omugenzi Muhammad Segirinnya, abadde omubaka wa Kawempe North guleeteddwa mu Palamenti
Olwaleero omulambo gw’omugenzi Muhammad Segirinnya, abadde omubaka wa Kawempe North guleeteddwa mu Palamenti babaka banne okumukubako eriiso evvanyuma.
Eno babaka gyebasinzidde nebakolokota essiga eddamuzi obutetengerera mu mirimu gyalyo, ekireetedde eddembe ly’abantu okutyoboolwa.
Bano babadde bajjukira engeri Ssegirinnya gyeyagaanibwa okweyimirirwa, nti kyekyamuviirako okulwala okutuusa lwafud