Okusiima emirimu gy'omubaka Ssegirinya : E Kawempe basazeewo abbulwemu oluguudo
Olukiiko lw’eggombolola y’e Kawempe lusiimye emirimu gy’abade omubaka wa Kawempe North Muhammad Ssegirinya eyafudde olunaku lw’eggulo.
Ono bamutendereza obutasuulirira muntu wawansi mubuwerezaabwe - Kati ono wakuggulwamu oluguudo mu kitundu kino.
Omugenzi era asaaliddwa ku muzikiti gwa Mbogo e Kawempe.