OKUZIIKA OMUBAKA SSEGIRINYA: Ab'e Butale batandise okuyooyota ekifo
E Butale - Kaddugala mu gombolola ye Nyendo -Mukungwe mu Kibuga Masaka egenda okuziikibwa omubaka Muhammad Ssegirinya batandise okuyooyota awaka.
Bano batubuulidde nga bwebategeezeddwa enteekateeka zonna bazirekere ab’e Kampala nga bebagenda okuzikolako.