OKUTAASA ENTOBAZI: NEMA emenye ekkolero e Ssanga mu Nansana
Ekitongole ki NEMA nga kiyambibwako ebitongoole ebirala ebivunaanyizibwa ku butonde bwe nsi bakoze ekikwekweto mwebamenyedde ekkolero ly’aba China li China steel ebadde ezimbibwa nga kigambibwa ebadde ezimbibwa mu Lutobazi e Ssanga mu ggombolola y’e Gombe e Nansana.