Wabaluseewo obutakkaanya mu bannakibiina ki NRM e Bukomansimbi
Wabaluseewo obutakkaanya mu bannakibiina ki NRM e Bukomansimbi oluvannyuma lwa Ssentebe w’ekibiina kino Shafik Mwanje n’olukiiko lwe abaagala waleme kubeerawo kamyufu mu kitundu kyabwe.
Kati bannakibiina ki NRM mu kitundu kya Bukomansimbi ki bakiwakanyizza nti kiba kyakubalinyirira.