12 Bakattidwa lwa kubba Nte ezisoba mu 60
Police ye Lyantyonde nga eriwamu ne ye kampala eriko abantu 12 beekutte nga balangibwa gwa kubba Nte ezisoba mu 60. Kigambibwa nti Ente zino zabbibwa ku kyalo Kanyogoga mu gombolola ye ye Kinuuka mu Lyantonde, nebajja nebazitunda e kampala nga okubakwata basangiddwa Bulenga.