Ab'e Kyengera beekalakaasizza olwa kasasiro ababuzizzaako obwekyusizo
Abatuuze ku kyalo Maggwa Mpagala ekisangibwa e Buddo mu Kyengera Town Council bavudde mu mbeera olwa kasasiro ababuzizaako obwekyusizo. Bagamba abakulembeze baabwe tebafuddeeyo kubayamba nga ate babasuubiza okuziika kasasiro eyayiibwa mu kitundu kyabwe.