Ab'oku kizinga Buyiga badduukiriddwa n’eby’eyambisibwa mu kusoma
Ekizinga Buyiga mu ggombolola y'e Kammengo Mpigi - kisanga okusomoozebwa mu by’enjigiriza naddala okusobya ku bawala, okubasindiikiriza mu bufumbo n’ebirala. Kati bano badduukiriddwa n’eby’eyambisibwa mu kusoma naddala abawala abaliko obulemu.