Okukebera enkalala z'abalonzi; mu byalo ekujjumbiddwa bulungi
Olwaleero lwe lunaku olubadde lusembayo okukomekkereza omulimu gw’okukebera enkalala z’abalonzi mu ggwanga lyonna. Newankubadde akakiiko k’eby’okulonda kongeddemu ennaku endala 7, welutuukidde olwaleero nga abantu abali mu masoso ag’ebyalo bangi tebannaba kwekebera. Katulabe embeera bwebadde, mu bitundu bya mpigi ne Mityana.