Abantu 6 bakubiddwa amasasi agabatiddewo mu bitundu by’e Kamwokya
Abantu mukaaga bebakubiddwa amasasi agabatiddewo mu bitundu by’e Kamwokya nga bano babadde baliko omuntu gwebabadde bagoberera nga ava mu bbanka. Police egamba abatiddwa babadde banoonyezebwa.