Abawala betwakulaga nga tebalina mwasirizi abatwalibwa Kadaga okubaweerera bazeemu okudduukirirwa
Abawala betwakulaga nga tebalina mwasirizi abatwalibwa ssaabimisita asooka Rebecca Kadaga okubaweerera e Kamuli era bazeemu okudduukirirwa. Bano baweereddwa ebintu eby’enjawulo bibayambeko ku misomo gyabwe nga beetegekera olusoma olugenda okutandika omwezi ogujja.