Mu manya amateeka, bannamateeka bagenda kutunnyonnyola amakubo mwoyita okufuna Special land tittle
Ebiseera ebisinga omuntu nga abuliddwako ekyapa, oba nga kisimuuse, okuyurika sinakindi nga emmese ekirumye, bangi balowooza nti bubakeeredde era amagezi gabeesiba ku kiki kyebagenda okuzaako ku ttaka lyabwe. Twogeddeko nebannamateeka nebatutegeeza ku kiki ky'oyinza okuzaako singa embeera eno ekutuukako - bano bagamba osobola okufuna ekyapa ekirala ekimanyiddwa nga “SPECIAL LAND TITTLE” Kati mu manya amateeka, bannamateeka bagenda kutunnyonnyola amakubo mwoyita okufuna Special land tittle.