Ekibiina ekitegeka ebigezo by’obusiraamu kifulumiza ebigezo by’obusiramu eby’ekibiina eky’omusanvu
Ekibiina ekitegeka ebigezo by’obusiraamu ki Islamic primary Examination kifulumiza ebigezo by’obusiramu eby’ekibiina eky’omusanvu. Abayizi abawala baleebesezza abalenzi ku mulundi guno. Omumyuka wa Mufti wa Uganda ow’okubiri Shk. Ali Waiswa agamba wakyaliwo obwetaavu bw’okusomesa abayizi eddiini y’abwe ate nga bwebasoma n’eby’ensi.