Abatuuze balumirizza eyali omuwandiisi w’essaza lya Mawogola okwenyigira mu kubatwalako ettaka
Omumyuka wa Ssaabaminisita ow’okusatu Rukia Nakadama alaze obwenyamivu olw’abasajja abakulu abawasa abawala abato ekibaviirako obutamalaako misomo gyabwe. Okwogera bino abadde yeegase ku bawala okuva mu masomero g’obusiraamu mu West Buganda abakungaanidde ku Masgid Jamia e Mityana.