Abazadde bakubiriziddwa okutwala abaana mu masomero g’eby’emikono
E Mityana abazadde bakubiriziddwa okutwala abaana mu masomero gy’eby’emikono. Bano bagamba nti omwana nebwaba atikiddwa mu masomo amalala kyabuvunaanyizibwa okumuyigiriza n’eby’emikono. Kino bagamba kyakuyamba abaana obutanoonya mirimu nga bamaze emisomo gyabwe.