Aby’eby’okwerinda e Njeru basisinkanye okusala amagezi ku bumenyi bw'amateeka
Olwaleero aby’eby’okwerinda mu munisipaali y’e basisinkanye abatuuze okusala amagezi butya bwebayinza okukendeeza obumenyi bw’amateeka mu kitundu. Kino kidiridde abantu okwemulugunya ku babbi ababayingirira mu nyumba zaabwe nebabakanda sente nga atazirina bamutusaako obulabe.