Akilira ba Adiventi akubirizza bannayuganda okunywezza enkolagana
Akulira ekanisa y’aba adventi mu Uganda Dr Moses Ndimukika Maka akubirizza bannayuganda okunywezza enkolagana naddala mukiseera nga kakuyege w’okulonda akalulu ka bonna atandika. Bwabadde awa obubaka obumalako omwaka 2024, ategezeza nga bulijjo bwebwabaawo enjawukana, n’ebikolwa ebityoboola edembe ly’obuntu, naasaba gav’t esseewo embeera esobozesa buli ayingira mu by’obufuzi okuvuganya kyenkanyi.