Babano bafumbo betwakulaga nga bekuba ekidaala e Nabukalu
Tuzeeyo okulaba abafumbo betwakulaga nga bekuba ekidaala e Nabukalu zone mu muluka gwa bwaise II mu Kawempe abatuuze babaakolera embaga okulaba olunaku lw’abaagalana bwebalumazeeko. Abafumbo bano okuli Farida Nakayiza amanyiddwa nga Wuzi n’omwami we Eria Musena amanyiddwa nga Mpiso tubasanze baanyumidde dda olunaku.