Kkansa: Abasawo beekozeemu akibiina obukulwanyisa
Mu kawefube w’okwogera ku mpereza eri abalwadde ba kkookolo n’endwadde z’omusaayi abakugu batongozza ekibiina mwebagenda okwegattira okulaba nga bafa ku bantu bano. Ekibiina kino kituumiddwa Hematology and Encology Society of Uganda – era minisita w’eby’obulamu Dr. Jane Ruth Aceng agamba balina essuubi ddene mu kibiina kino okulaba nga teri mulwadde alekebwa mabega.