Gav’t etandise enteekateeko y’okukwasizaako essomero li Kangulumira
Gav’t ng’eyita mu minisitule y’eby’enjigiriza etandise enteekateeko y’okukwasizaako essomero li Kangulumira Public school erisangibwa mu disitulikiti y’e Kayunga. Bano bakubazimbira ebibiina 2 okwongera kwebyo ebiriwo, kwosa ne kaabuyonjo ng’entekateeka yonna yakuwementa obukadde 500.